Jeremiah 7:1-2

Yeremiya Abuulira mu Yeekaalu

1Kino kye kigambo ekyajjira Yeremiya okuva eri Mukama. 2 aYimirira ku mulyango gw’ennyumba ya Mukama otegeeze abantu obubaka buno.

Muwuliriza ekigambo kya Mukama, mmwe mwenna abantu ba Yuda abayita mu miryango gino okusinza Mukama.
Copyright information for LugEEEE